share close

LYRICS

Verse 1
Oli Musumba atandekerera
Anuŋŋamya era ampanirira
Nebwempita mukiwonvu eky’okufa
Sirina kyentya
Ndi mumalirivu!
Oli Musumba atandekerera
Anuŋŋamya era ampanirira
Nebwempita mukiwonvu eky’okufa
Sirina kyentya
Ndi mumalirivu!

Chorus
Nuŋŋamya
Ntwala awo
Kumabbali agamazzi amatefu
Ntwala awo Mukama
Nuŋŋamya
Ntwala awo
Kumabbali agamazzi amatefu
Ntwala awo Mukama

Verse 2
Oli Mumuliri ogummulisizza
Okundaga ekkubo ery’obulokozi
Enyonta bw’ennuma ewuwo eyo
Gyenjigya kuba maanyi
Ye gwe ampanirira!
Oli Mumuliri ogummulisizza
Okundaga ekkubo ery’obulokozi
Enyonta bw’ennuma ewuwo eyo
Gyenjigya kuba maanyi
Ye gwe ampanirira!
Chorus
Nuŋŋamya
Ntwala awo
Kumabbali agamazzi amatefu
Ntwala awo Mukama
Nuŋŋamya
Ntwala awo
Kumabbali agamazzi amatefu
Ntwala awo Mukama

Bridge
Mpumulira mugwe
Mpumulira mugwe
Mpumulira mugwe
Mpumulira mugwe
Ntambulira mugwe
Ntambulira mugwe
Ntambulira mugwe
Ntambulira mugwe
Mpagulira mugwe
Mpagulira mugwe
Mpagulira mugwe
Mpagulira mugwe
Neyagalira mugwe
Neyagalira mugwe
Neyagalira mugwe
Neyagalira mugwe
Ssetagenga
Ssetagenga
Ssetagenga
Ssetagenga

Post comments (0)

Leave a reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

0%